Album Cover Ompaako

Ompaako

Geosteady

6

Ku bibyo ompaako

Aybrah na Geosteady yeah

Sirabawo musango (Bolt Man)No no no no no

Toli kola mputu, you′re too go-od

Girl you look so cool

Sikyakubwa na kibuku

Nze gw'ankuba, era my heart is full (for real)

Mu mutima gwange, otudde mu front se-at

Ebya ddala teri nsonga-ah-ah, for me to cheat

Ku bibyo ompaako oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Tonyimangako, oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Ku bibyo ompaako oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Tonyimangako, oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Kabuvubuka ampedde, eby′amalala n'obukambwe bimpedde

Kati ndagirira nfa nze, ndayira okulima ffe tulye ne ku ntende

Nkulaba onewadde

Omubiri n'omutima byetadde, eh eh

Gwe laba onesize, tulinga kinusu, face zeekutte

Oli lugendo lwange

Ate sweet kamuli kange

Wanna be your sugar daddy

Monday to Monday sweet yeah

Ku bibyo ompaako oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Tonyimangako, oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Ku bibyo ompaako oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Tonyimangako, oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Kabakusubize orukundo bitya bangambire nti nz′eyawamba namulondo

Yenze ajiliko, that′s why nfisa akaseera n'enkukolera ka song oh

Abasooka bakulembeza nabwongo

Naye ekituffu love sikazanyo ka bwongo

Guba mutima, namanya nti tosobola kunemwa

Tewetaga kuba mukujukuju, mukujukuju

Nebwotakozesa juju for me to be your bubu

My baby, I know you know

Gwe manya gwofunye binoogyo

Kuba wandabilawo nga ndi luchoolo

Nsubiza birungi mw′ebyo

Mwemuli akayumbako, akomukyalo

Love lugendo, singa tuba babiri tuba tumala kko

My love for you fogo fogo

Everywhere you go, I follow follow baby

Ku bibyo ompaako oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Tonyimangako, oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Ku bibyo ompaako oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Tonyimangako, oh oh-oh

Buli kye njagadde okimpa (ompeerawo)

Toli kola mputu, you're too go-od girl you look so cool

Sikyakubwa na kibuku, nze gw′ankuba, era my heart is full (for real)

Bolt Lion Production

Lagu lain oleh Geosteady